welcomeHeading: "Tukwaniriza ku Machankura" productAmountPrompt: "Kingi ki ekya {{{bitrefillProductName}}} {{{categoryType}}} kyogulira {{{recipient}}}" amountRangeText: "(ekitono ennyo: {{{minimumAmount}}} {{{currencyTicker}}}, ekinene ennyo: {{{maximumAmount}}} {{{currencyTicker}}})" inCurrencyPrompt: "(mu {{{currencyTicker}}})" inputAmountOutOfRangePrompt: "Tosobola gula airtime okusuka omuwendo ogutereddwawo" inputAmountOutOfRangeProductPrompt: "Tosobola kugula {{{bitrefillProductName}}} okususa omuwendo oguteredwawo" pleaseTryAgain: "Gezaako nate." menu: "Menu" inputAmountImpossible: "Tosobola kugula {{{bitrefillProductName}}} ng'oyingiza mu kiseera kino {{{amountInput}}}" enterMachankuraPinForAirtime: "Yingiza PIN yo eya Machankura okugulira {{{phoneNumber}}} {{{inputAmountValue}}} {{{productCurrencyTicker}}} ({{{btcAmount}}} {{{currencyTicker}}}) {{{bitrefillProductName}}} {{{categoryType}}} " failedToConfirmAction: "Ekikolwa kilemereddwa okukakasibwa. Gezaako nate oluvannyuma." inputAmountInvalid: "Omuwendo tegulambikiddwa. Gezaako nate." productPurchaseInitiated: "Osabye okugula {{{categoryType}}}. Weekenneenye ebyafaayo by'emirimu okufuna ebipya." productPurchaseFailed: "Tekisobose kugula {{{categoryType}}}. Gezaako nate oluvannyuma." yourPhoneNumberNotSupported: "Namba y'essimu yo {{{airtimeReceipent}}} mu kiseera kino terina bintu bye tuyinza kuyamba okugituusaako." pinDontMatch: "PIN yo eya Machankura tekwatagana na PIN gye tulina ku mukutu. Gezaako nate." balanceTooLow: "Ensimbi zo'sigaza ntono nnyo okusobola okukola ku nsonga eno. Gezaako nate." purchaseFailed: "Tekisobose kumaliriza kugula. Gezaako nate." phoneNumberNotSupported: "Ennamba y'essimu tewagiddwa. Gezaako nate." pickYourNetwork: "Londa omukutu gwo" pickNetworkFailure: "Tetusobodde kukola ku kulonda omukutu. Gezaako nate." phoneNumber: "Ennamba Y'essimu" lightningAddress: "Endagiriro ya Lightning" lightningAddressPrompt: "(kulw'omuwandiisi awandiika mpolampola, teekawo erinnya ly'omukozesa era ku lutimbe oluddako oyingize ekkomo)" machankuraUsername: "Erinnya ly'omukozesa" unsupported: "tewagiddwa" mostRecent: "Ekyakakolebwa Gyebuvuddeko" mostFrequent: "Ebisinga Okukolebwa" inputReceipentToBuy: "Yingiza {{{recipientText}}} ly'oyo gwoyagala okugulira {{{bitrefillProductName}}}:" vendorNotFound: "Tetusobodde kufuna mutunzi. Gezaako nate." enterPinToSend: "Yingiza PIN yo eya Machankura okusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}:" lowBalancePleaseIncrease: "Z'osigaza ({{{balance}}} {{{currencyTicker}}}) ntono nnyo. Yongeza ku z'osigaza oba weereza eziri wansi wa {{{amountText}}}" cannotSendToYourself: "Tosobola kweweereza ssente. Gezaako nate n'omukozesa omulala." successfullySent: "Osobodde okusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}." failedToSend: "Tekisobose kusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}. Gezaako nate oluvannyuma." successfullyGiftedSats: "Owadde ekirabo kya {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}. Balina ennaku 21 okutwala ekirabo kyo, tukukubiriza omugambe akole akawunti ya Machankura." failedToGiftSats: "Tekisobose okuwaayo ekirabo {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}. Gezaako nate n'emiwendo emirala." giftCountryUnsupported: "Tosobola kugaba birabo bya Bitcoins ku nnamba z'essimu mu ggwanga eryo." failedTransfer: "Tekisobose kusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}. Gezaako nate." initiatedTransfer: "Okusuba kwo okw'okusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}} kulimu kolebwaako. Kebera ebyafaayo by'emirimu okulaba bw'oyimiridde." failedTransferLightningAddress: "Tekisobose kusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}}. Gezaako nate oba ku ndagiriro endala eya lightning." lowBalanceForServiceFeePleaseIncrease: "Z'osigaza ({{{satsBalance}}} sats) ntono nyo okusasulira ebisale byo eby'empereza ({{{feeText}}}). Yongeza ku z'osigaza oba sindika wansi wa {{{amountText}}}" aztecoVoucherAlreadyRedeemed: "Bbaluwa eya Azteco ({{{aztecoVoucherCode}}}) yanunuddwa dda." redeemAztecoVoucherPrompt: "Tunaatera okununula bbaluwa eziweebwayo eza Azteco eya {{{satsAmount}}} sats ku akawunti yo eya Machankura." redeem: "Nunula" decline: "Gaana" failedToRedeemAztecoVoucher: "Tekisobose kununula bbaluwa eziweebwayo eza Azteco ({{{aztecoVoucherCode}}}) olw'ensobi eziri munda. Gezaako nate." failedToProcessAztecoVoucher: "Tekisobose kununula bbaluwa eziweebwayo eza Azteco ({{{aztecoVoucherCode}}}) olw'ensobi eziri munda. Gezaako nate." failedToAccessAztecoVoucher: "Tekisobose kununula bbaluwa eziweebwayo eza Azteco ({{{aztecoVoucherCode}}}) olw'ensobi eziri munda. Gezaako nate." initiatedAztecoOnchainRedemption: "Otandise okununula. Bbaluwa y'okulujegera eya Azteco egenda kununulibwa." errorGeneratingOnchainAddress: "Ensobi y'omunda mukukola endagiriro. Gezaako oluvannyuma." redemptionInProgress: "Okununulibwa kugenda mu maaso. Osabibwa okulinda." reattemptAztecoRedemptionTitle: "Ozeemu okugezaako e'nunula" reattemptAztecoRedemptionBody: "1 Kulwa bbaluwa yo ({{{aztecoVoucherCode}}}) ennunulibwa kulwa Bitcoin okuyita mu Azteco. Tukusaba olinde ebibya." redeem1ForYouTitle: "Otandise e'nunula" redeem1ForYouBody: "1 Kulwa bbaluwa yo ({{{aztecoVoucherCode}}}) ennunulibwa kulwa Bitcoin okuyita mu Azteco. Tukusaba olinde ebibya." successfullyInitiatedRedemption: "Okununulibwa kwa bbaluwa ya Azteco (ojja kufuna {{{amountInSatoshis}}} sats). Ojja kufuna amawulire agakwata ku bivudde mu kukyusa." failedToFindAztecoVoucher: "Tetusobodde kufuna bbaluwa ya Azteco {{{aztecoVoucherCode}}}" declinedRedemption: "Ogaanye okununula ebbaluwa ya Azteco ({{{aztecoVoucherCode}}})." sendBTC: "Sindika BTC" receiveBTC: "Funa BTC" balanceAndHistory: "Z'osigaza nebirala" barterBTC: "Okuwaanyisa Ebyamaguzi/Empeereza" settings: "Enteekateeka" exit: "Vaamu" username: "Erinnya ly'omukozesa" pin: "PIN" language: "Olulimi" learnMore: "Yiga ebisingawo" enterPinToUpdateUsername: "Yingiza PIN yo eya Machankura okukyusa erinnya lyo ey'endagiriro ya lightning" enterPinToSetUsername: "Yingiza PIN yo eya Machankura okuteekawo erinnya ey'endagiriro yo eya lightning:" enterUsername: "Wandiika ebigambo by'oyagala ng'erinnya lyo epya:" usernameUpdated: "Erinnya lyo likyusiddwa ne lifuulibwa {{{proposedUsernameText}}}. Endagiriro yo kati {{{proposedUsernameText}}}@{{{domain}}}." enterDifferentUsername: "Tekisobose kukyusa erinnya ly'omukozesa. Yingiza erinnya eddala ({{{proposedUsernameText}}} eriri {{{errorStatus}}}):" languageSettingsComingSoon: "Enteekateeka z'olulimi zijja mu bwangu." learnMoreSettingsComingSoon: "Manya enteekateeka endala ezigenda okujja mangu." resetPinCountDown: "Ojja kusobola okuddamu okukyusa PIN yo {{{when}}} okuva kati. Komawo ku lutimbe luno oluvannyuma." cancelPinReset: "Okusazaamu okuza obujja PIN yingiza PIN ey'obuliwo." cancelledPinReset: "Okusaba kwo okuddamu okukola PIN kuwedde. Webale kukozesa Machankura." pinUpdated: "Machankura PIN yo ekyusiddwa ku eyo gye waakayingiza." enterNewPin: "Yingiza PIN yo empya ey'ennukuta 5:" expiredPinReset: "Okyuusa PIN kuwedeko. Gezaako nate." pinManagement: "Enteekateeka ya PIN ku Machankura" changePin: "Kyusa PIN" resetPin: "Kyuusa PIN (werabira PIN)" resetPinPrompt: "Okusobola okuzza obuggya PIN yo (olw'okuba weerabidde PIN yo) olina okutandika enkola ey'okuzzaawo pini yo ey'essaawa 24 (ekoma mu ssaawa 48)." startPasswordReset: "Tandiika okukyuusa password" initiatedPinReset: "Okukyusa Pin kutandise. Ojja kusobola okuteekawo paasiwaadi empya mu ssaawa 24. Okusazaamu okusaba, osobola okuyingiza PIN yo ey'abuliwo." failedPinResetInitiation: "Tekisobose kuteekateeka okukyusa PIN. Gezaako nate oluvannyuma." enterCurrentPin: "Yingiza PIN yo ey'obuliwo:" unitOfMeasurePrompt: "Ky'enkana ki (ekipimo ky'omuwendo) ky'oyagala okuweereza sats {{{receiver}}}?" amountToSendPrompt: "Yingiza omuwendo {{{selectedCurrencyTicker}}}{{{minimumMaximumRange}}} gwoyagala okusindira {{{receiver}}}:" mediumToSendPrompt: "Wa gy'oyagala okusindika sats:" noPastRecipients: "Tewali bafunyi ku lukalala. Weereza omofunyi ng'okozesa ennamba y'essimu, endagiriro ya lightning oba erinnya ly'omuntu." selectPastRecipient: "Londa {{{quickRecipientMethodText}}}:" recipientNotFound: "Tekisobose kufuna mufunyi" enterDomainForLightningAddress: "Yingiza ekkomo okumaliriza endagiriro ya lightning etandika ne {{{username}}} okusindika Bitcoin:" failedToUnderstandInputs: "Bambi, mu kiseera kino tetusobola kukola makulu mu biyingizibwa bino. Gezaako nate oluvannyuma." yourLightningAddressIs: "Endagiriro yo eya lightning ye {{{lightningAddress}}}" redeemBTC: "Nunula BTC" whatIsALightningAddress: "Endagiriro ya lightning kye ki?" getQRCode: "Kkodi ya QR etakyuka" getOnchainAddress: "Endagiriro ya Onchain" enterAztecoVoucher: "Yingiza Azteco oba 1 Kulw'e bbaluwa ya Bitcoin gyoyagala okununula:" aLightningAddressIs: "Endagiriro ya lightning efaanana nga endagiriro ya email, naye kululwo okufuna Bitcoin." yourQRCodeIs: "Omukutu gwo ogwa kkoodi ya QR ogw'endagiriro yo eya lightning guli" bitcoinOnchain: "Bitcoin Onchain (Beta)" onchainRecommendations: "Byetukukubiriza ku Onchain" shareOnchainOnce: "Tukukubiriza okugabana n'okukozesa endagiriro ya onchain omulundi gumu gwokka." addressesCanBeTracked: "Buli muntu gw'ogabana naye asobola okulondoola ebintu byonna ebisindikiddwa ku yo emirembe gyonna." yourBitcoinAddressIs: "Endagiriro yo eya Bitcoin ye:" smsOnchainAddress: "Obubaka ku ndagiriro ya Onchain" getNewOnchainAddress: "Funa endagiriro empya eya Onchain" newOnchainAddressAsFollows: "Endagiriro yo empya eya Bitcoin ku Onchain eli:" youWillReceiveSMS: "Ojjakufuna obubaka ku ssimu singa ekkomo likkiriza." failedToGenerateOnchainAddress: "Tekisobose kukola endagiriro empya eya onchain. Tukusaba oddemu ogezeeko oluvannyuma" smsHasBeenSent: "Obubaka busindikiddwa eri endagiriro:" checkInbox: "Tukusaba okebere awagenda obubaka mu ssimu yo." generateNewAddress: "Tukusaba ofune endagiriro empya. Eyasoose yakozesebwa." enterPin4AccountDetails: "Yingiza PIN yo eya Machankura olabe ebikwata ku akawunti yo:" machankuraBalance: "Ezisigadde wo ziri {{{balance}}} {{{currencyTicker}}} (ezenkanakana ne {{{fiatAmount}}} {{{fiatCurrency}}})." transactionHistory: "Emirimu" purchasedVoucher: "Gula Ebbaluwa" unknown: "Temanyiddwa" transactionDetail: "Wa {{{sentOrReceived}}} {{{amountInSatoshis}}} {{{currencyTicker}}} {{{fromOrTo}}} {{{counterPartyText}}} (ennyimirira: {{{status}}}) ku {{{dateText}}} {{{timeText}}}\n{{{redemptionInfoText}}}" electricity: "Amasannyalaze" electricityTransactionDetail: "Wa {{{sentOrReceived}}} {{{amountInSatoshis}}} {{{currencyTicker}}} {{{fromOrTo}}} Lightning Watts (Embeera: {{{status}}}) ku {{{dateText}}} {{{timeText}}}\n{{{redemptionInfoText}}}" failedToProcess: "Tekisobose okukola ku nkolagana eno." noTransaction: "Tolina nkolagana yonna ng'okozesa Machankura. Kino kijja kukyuka ng'osindika oba okufuna Bitcoin ng'okozesa Machankura." select: "Londa:" more: "okwongera" failedTransactionHistory: "Tekisobose okulaga ebyafaayo by'enkolagana." buyUsingMachankura: "Gula nga okozesa Machankura" integrationComingSoon: "Okugatta okusaasaanya BTC kujja mangu." buyAirtime: "Gula airtime:" forYourNumber: "Ku nnamba yo ({{{phoneNumber}}})" forAnotherNumber: "Ku nnamba y'essimu endala" enterPhoneNumberForAirtime: "Wandiika ennamba y'essimu gy'oyagala okugulira airtime:" pickAProduct: "Londa ekikozesebwa" yourself: "ggwe" failedAirtimePinProduct: "Tekisobose kugula airtime." enterWattsMeterNumber: "Tukusaba oyingize ennamba ya mita gy'oyagala okugulira amasannyalaze:" enterWattsAmount: "Yingiza omuwendo gw'amasannyalaze gw'oyagala okugula (ekitono ennyo: 25 ZAR, ekinji ennyo: 1,000 ZAR):" enterPinForWatts: "Yingiza PIN yo eya Machankura okugula {{{satoshis}}} sats ({{{zarAmount}}} ZAR) ku {{{meterNumberInput}}}:" failedWattsPurchase: "Tekisobose kufuna yinivoyisi y'okugula amasannyalaze ku nnamba ya mita {{{meterNumberInput}}}. Gezaako oluvannyuma." initiatedWattsPurchase: "Osabye okugula {{{amountInSatoshis}}} sats ({{{amountInZAR}}} ZAR) okugula amasannyalaze ku {{{meterNumber}}}." failedWattsPurchaseWithAmount: "Tekisobose kutandika okugula {{{amountInZAR}}} ZAR y'amasannyalaze ku {{{meterNumberInput}}} ku Machankura. Tukusaba oddemu ogezeeko oluvannyuma." wattsValidRangePrompt: "Yingiza omuwendo wakati wa 25 ZAR ne 1000 ZAR." wattsInvalidMeterNumber: "Ennamba ya mita gy'oyingiza si ntuufu. Tukusaba oddemu ogezeeko oluvannyuma." pickElectricityVendor: "Londa omutunzi w'amasannyalaze" pickPetrolGarage: "Londa esundiro y'amafuta g'egalaji" pickAStore: "Londa edduuka" categoryInactive: "Kibinja kino tekituuse mu nkola. Gezaako nate oluvannyuma." btcExchangeRate: "Omuwendo gw'okuwaanyisa BTC" bitcoin: "Bitcoin" thankYouForVisiting: "Webale kukyalira Machankura." welcomeToMachankura: "Tukwaniriza ku Machankura (waleti ya Bitcoin ey'omu ngalo)" welcomeToMachankuraShort: "Tukwaniriza ku Machankura" whatYouWantPrompt: "Kiki kye wandyagadde okukola?" registerAccount: "Wandiisa akawunti" changeLanguage: "Kyusa olulimi" machankuraIsAMobileService: "Machankura y'enkola y'essimu eweereza n'okufuna Bitcoin ku lulwo ng'okozesa ennamba y'essimu yo." learnAboutBitcoin: "Yiga ku Bitcoin" bitcoinIsElectronicMoney: "Bitcoin ye ssente za masanyalazze ezisaasaanyiziddwa okuva ku peer to peer ezaatongozebwa Satoshi Nakamoto mu 2008. Ye ssente enzaaliranwa eza digito." thankYouForVisitingTillNextTime: "Tukwebaza okukebera ku Machankura. Tujja kusanyuka okubeera mu buweereza bwo ku kukyala okuddako." registerAccountPrompt: "Okutandikawo akawunti ku Machankura yingiza PIN ya nnamba 5 gy'ogenda okukozesa ku akawunti yo:" youHaveGifts: "Olina {{{giftCount}}} ebirabo ebikulinze ;) (genda ku Menu olabe ebikwata ku akawunti)." enjoySendingAndReceiving: "Nyumirwa okusindika n'okufuna Bitcoin. ;)" accountCreated: "Tukoze akawunti yo eya Machankura." failedToCreateUser: "Tekisobose kutonda omukozesa. Gezaako nate." englishOnly: "Mu kiseera kino Olungereza lwe lulimi lwokka ku Machankura. Ebirala tujja kugattako mangu." exchangeBTC: "Waanyisa BTC" clans: "Ebika" back: "Mabega" enterSendMediumPrompt: "Yingiza {{{medium}}} okusindika Bitcoin:" lightningInvoice: "Yinivoyisi ya LN (Bolt11)" onchain: "Onchain" lightningInvoicesUnsupported: "Bambi yinivoyisi za LN teziwagirwa ku USSD kubanga ebiseera ebisinga ziba mpanvu nnyo ku kkomo lye nnukuta 160 eza USSD." minimumMaximumRange: "(ekitono ennyo: {{{minimumAmount}}} {{{currencyTicker}}}, ekinene ennyo: {{{maximumAmount}}} {{{currencyTicker}}})" amountConversionText: "({{{amountInSats}}} sats = {{{amountConverted}}} {{{convertedCurrencyTicker}}})" sendBitcoinConfirmation: "Ogenda kusindika {{{amountText}}} eri {{{receiver}}} (ebisale by'obuweereza: {{{feeText}}}{{{networkFeeText}}})." networkFee: "ebisale by'omukutu: {{{networkFeeText}}} {{{currencyTicker}}}" sendSats: "Sindika sats" pleaseUseWebForBolt11: "Kozesa omukutu guno wammanga okukola (Bolt 11) Yinivoyisi ya Lightning ofune sats ku akawunti yo." lightningInvoiceShort: "Yinivoyisi ya LN" languages: "Ennimi" noOtherLanguagesAvailable: "Tewali nnimi ndala ziriwo." changeLanguageExplanation: "Bw'omala okukyusa enteekateeka eno ebyawandiikibwa byonna by'olaba ku Machankura bijja kuba mu Lungereza." changeLanguagePinPrompt: "Yingiza {{pin}} okyusa olulimi okudda mu Lungereza." changeLanguageConfirmation: "Kyusa olulimi okudda mu Lungereza" changeLanguageSuccessful: "Olulimi olukozesebwa ku Machankura lusobodde okukyusibwa okudda mu Lungereza." changeLanguageFailed: "Eremereddwa okukyusa enteekateeka mu lulimi lw'oyagala. Gezaako nate oluvannyuma." cancel: "Sazaamu" account: "Akawunti" security: "Ebyokwerinda" noPastElectricityMeters: "Tewali nnamba za mita eziyise" thankYouForVisitingReturnToCreateAccount: "Webale okukyalira Machankura. Tukusaba okomewo okole akawunti." machankuraSecurityManagement: "Okuddukanya Ebyokwerinda ku Machankura:" accessLock: "Ekisobozesa okwetuusako (kyetaagisa PIN ku bikolwa)" managePIN: "Ddukanya PIN" manageAuthenticatorOTP: "Ddukanya OTP ekozesebwa okukakasa" configureAuthenticatorOTP: "Teekateeka OTP Ekakasa" authenticatorOTP: "OTP Ekakasa" lockAccess: "Galawo obusobozi okwetuusako" lockRequiredExplanation: "Okuyingiza PIN/OTP kyetagisa okwetuusako sats" lockNotRequiredExplanation: "Oyinza okwetuusako sats nga toyingizza PIN/OTP" disableLock: "Lemesa Ekigalawo" enableLock: "Sobozesa Ekigalawo" accessLockHasBeenEnabled: "Ekisobozesa Okuyingira kisobozeseddwa." accessLockHasBeenDisabled: "Ekisobozesa Okuyingira kilemereddwa." yourMachankura: "Ki kyo" securityMechanism: "{{{your}}} {{{pinOrOTP}}}" accessLockHasBeenEnabledExplanation: "Kati olina okuyingiza {{{securityMechanism}}} okufuna sats." accessLockHasBeenDisabledExplanation: "Kati olina okuyingiza {{{securityMechanism}}} okufuna sats." enterLockMechanismToSetUsername: "Yingiza {{{securityMechanism}}} okuteekawo erinnya ly'omukozesa ku ndagiriro ya lightning:" enterLockMechanismToUpdateUsername: "Yingiza {{{securityMechanism}}} okutereza errinnya ly'omukozesa elye ndagiriro ya lightning:" accountSettings: "Enteekateeka z'akawunti" deleteAccount: "Ggyawo Akawunti" yourAboutToRequestAccountDelete: "Onootera okusaba okuggyawo akawunti:" cancelledDeletingAccount: "Osazizzaamu enkola y’okusazaamu akawunti yo. Webale kusigala ne Machankura." deleteAccountConsequences: "Enkolagana zonna ezikwata ku nkolagana n'ebiwandiiko by’enkola ezikwata ku akawunti yo zijja kusazibwamu:" deleteAccountRequestSubmitted: "Okusaba kwo okusazaamu akawunti kuweereddwayo. Ojja kufuna amawulire nga gamaze okukolebwako." failedToSubmitDeleteAccountRequest: "Okusaba kwo okuggyawo akawunti tekutwaliddwa." deleteAccountTODO: "Okusazaamu enkola ya akawunti tezikoma." functionalityComingSoon: "Enkola ejja mu bbanga ttono." createAccountExplanation: "Bw'omala okukola akawunti ya Machankura, osobola okusindika n'okufuna Bitcoin:" createAccount: "Tonda Akawunti" doYouWantToContinuePreviousSession: "Oyagala okugenda mu maaso n'omusomo gwo ogw'emabega?" yesContinuePreviousSession: "Yee, genda mu maaso n’omusomo ogwo ogwasembyeyo" newSession: "Omusomo omupya" createAClan: "Tondawo ekika" viewInvites: "Laba B'oyanirizza" notAMemberOfAnyClans: "Toli mmemba wa kika kyonna" noMembersInClan: "Tewali ba mmemba mu kika kino" noPendingInvites: "Tewali nnyaniriza zikulinze nga zizo." noActionPolicy: "Tewali nkola za bikolwa mu nkola." noPendingProposals: "Mu kika kino temuli nteekateeka zikulinze" distributeClanSatsToMembers: "gabanya {{{amountToDistribute}}} sats eri ba mmemba: {{{timeAgo}}}" transferClanSats: "weereza {{{amountToDistribute}}} sats: {{{timeAgo}}}" superMajorityExplanation: "Ebikolwa byetaaga okukkirizibwa kwa 75% ku ba mmemba bonna ku nteekateeka" majorityExplanation: "Ebikolwa byetaaga okukkirizibwa kwa 50% ku bakulira bonna ku nteekateeka" adminSuperMajorityExplanation: "Ebikolwa byetaaga okukkirizibwa kwa 50% ku bakulira bonna ku nteekateeka" adminMajorityExplanation: "Ebikolwa byetaaga okukkirizibwa kwa 50% ku bakulira bonna ku nteekateeka" customApprovalCondition: "Ebikolebwa byetaaga ebiragiro eby'enjawulo ku birowoozo." undefinedActionApprovalConditions: "Ebikolwa birina ebisaanyizo ebitategeerekeka eby'okukkiriza." invitations: "Enyaniriza" invitationTypeExplanationTitle: "Tukwaniriza okubeera {{{invitationMemberType}}} wa {{{clanAddress}}}:" accept: "Kkiriza" failedToFindInvitation: "Olemeddwa okufuna akwaniriza. Gezaako nate oba tutukirire." invitationAcceptance: "Kati oli {{{invitationMemberType}}} wa {{{clanAddress}}}:" failedToAcceptInvitation: "Tekisobose kukiriza okwaniriza eri {{{clanAddress}}}. Gezaako oluvannyuma." failedToFindMemberInvite: "Okunoonya enyaniriza kubeera mmemba w'ekika kulemereddwa. Ggulawo oluvannyuma, oba tutukirire." invitationDeclined: "Ogaanye okwanirizibwa okubeera {{{invitationMemberType}}} wa {{{clanAddress}}}." enterClanName: "Wandiika erinnya efunda era nga ly'enjawulo (ekinene ennyo nga lirina nnukuta 16, omutali bbanga lyona) ly'ekika kyo ekipya:" clanNameAlreadyUsed: "Erinnya {{{proposedName}}} lyakozeseddwa dda. Wandiika erinnya efunda era nga ly'enjawulo (ekinene ennyo nga lirina nnukuta 16, omutali bbanga lyona) ly'ekika kyo ekipya:" clanNameConfirmation: "Tuli kumpi okutonda ekika ekirimu erinnya {{{proposedName}}}:" continue: "Weyongereyo" sorryNameAlreadyTaken: "Bambi erinnya lyakozeseddwa dda." selectActionPolicyForClan: "Londa ekiragiro eky'okukolera {{{clanAddress}}}:" failedToCreateClan: "Okutonda {{{clanAddress}}} kulemereddwa. Ggulawo oluvannyuma." selectedActionPolicy: "Teekawo enkola {{{clanAddress}}} ey'okukola ku {{{actionPolicyName}}} okukkirizibwa." confirm: "Kakasa" clanActionPolicyCreated: "Enkola y'ekika kya {{{clanAddress}}} eteekebwa ku nkola ya {{{actionPolicyName}}} ey'okukola. {{{actionPolicyDescription}}}." clanActionPolicyFailedToBeCreated: "Kireemereddwa okuteekawo enkola ey'okukola ku {{{clanAddress}}}." somethingWentWrongWithClan: "Waliwo ekikyamu ekigenze mumaso ne {{{clanAddress}}}. Ggulawo oluvannyuma." clan: "Ekika" proposeSend: "Teesa Okusindika" depositBTC: "Teekako BTC" members: "Bammemba" reviewProposals: "Wekenneenye Ebiteeso" proposeClanSends: "Ekiteeso {{{clanAddress}}} kisindika eri:" phone: "Essimu" allMembers: "Bammemba bonna" enterMethodToSendFromClan: "Yingiza {{{selectedMethodText}}} okuweereza {{{clanAddress}}} Bitcoin eri:" selectUnitOfAccountToSendFromClan: "Ky'enkana ki (ekipimo ky'omuwendo) ky'oyagala okuweereza {{{clanAddress}}} Bitcoin eri {{{receiver}}}?" howMuchClanBalanceToSend: "Ssente mmeka eza {{{clanAddress}}} ze wandyagadde okugabana eri bammemba bonna:" wholeBalance: "Ensimbi z'osigaza zonna" percentageOfBalance: "Ebitundu by'ensimbi by'osigaza" enterPercentageOfClanBalance: "Wandiika ebitundu eby'ensimbi (ekitono: 5, ekingi: 100) by'oyagala okuteesa okugabanyizibwa okuva mu {{{clanAddress}}}:" lightningAddressShort: "Endagiriro ya LN" percentageDistributionTooSmall: "{{{percentageAmount}}}% engabanya evaamu ekitono ennyo eky'omuwendo okugabibwa okuva ku {{{clanAddress}}} ezisigaddewo. Okwongera ku bitundu ku kikumi/ezisigaddewo." aboutToProposePercentageDistribution: "On'atera kuteesa nti {{{percentageAmount}}}% ya {{{balance}}} sats mu {{{clanAddress}}} ezisigadde zigabanyizibwe eri bammemba bonna:" submitProposal: "Waayo ekiteeso" canOnlyPropose100Percent: "Osobola okuteesa okugabanya ssente ebitundu 100% zokka." proposedPercentageDistribution: "Oteesezza okugabanya ebitundu {{{percentageAmount}}}% eby'ensimbi {{{balance}}} mu {{{clanAddress}}} eri abammemba bonna. Singa kikkirizibwa kijja kukolwa." failedToProposeDistribution: "Okugabanya ensimbi okuva mu {{{clanAddress}}} kulemereddwa. Ggulawo oluvannyuma." unableToProcessProposedPercentage: "Tekisobose kukola bitundu ku buli kikumi by'oteesezza." clanBalanceToLowToDistribute: "Ensimbi za {{{clanAddress}}} eziri {{{balance}}} tezimala kugabanya eri abammemba bonna." aboutToProposeEqualDistribution: "On'atera ogabana ekyenkano eky'ekigerageranyo ekijjuvu {{{balance}}} sats mu {{{clanAddress}}} ezisigadde eri bammemba bonna:" proposedFullDistribution: "Oteeseteese okugabana ekijjuvu {{{balance}}} sats mu {{{clanAddress}}} ezisigadde eri bammemba bonna. Oluvannyuma lw'okukkirizibwa kijja kukolebwa." depositToClan: "Teekako ku {{{clanAddress}}}" fromBalance: "Okuva ku zisigaddewo" otherSources: "Ensibuko endala" selectUnitOfAccountToDepositIntoClan: "Londa ekitundu (ekipimo ky'omuwendo) okukyusa okuva ku mutendera gwo okudda ku {{{clanAddress}}}'s:" enterHowMuchToDepositIntoClan: "Yingiza obungi bwa {{{selectedCurrencyTicker}}}{{{selectedCurrencyMinMaxText}}} bw'oyagala okuweereza eri ekika kyo okuva ku zosigazza:" lightningAddressToDepositToClan: "Okuteekako BTC mu kibiina kino, kozesa endagiriro eno eya lightning {{{clanAddress}}}" alternativeDepositMethods: "Okumanya ebikozesebwa ebirala okuteekako ssente, kyalira omukutu gwa '8333.mobi/{{{clanName}}}'" clanBalance: "Ensimbi za {{{clanAddress}}} ziri {{{balance}}} {{{currencyTicker}}} (ezenkanidde {{marketValue}} {{{marketValueCurrencyTicker}}})." transactions: "Empereza n'enfuna" clanHasNoTransactions: "{{{clanAddress}}} terina mulimu ku Machankura. Kino kijja kukyuka ng'osindika oba ofuna Bitcoin ng'okozesa Machankura." lightning: "lightning" somewhere: "awalala wonna" clanSettings: "Enteekateeka ya {{{clanAddress}}}" clanMembers: "Bammemba ba {{{clanAddress}}}" settingsComingSoon: "Entegeka zijja mu bbanga ttono." inviteMember: "Yaniriza mmemba" pending: "Tekinagwa" declined: "Kiganyiddwa" unknownUser: "Omukozesa atamanyiddwa" replaceMember: "Kyusa mmemba" removeMember: "Ggyako mmemba" userIsMember: "{{{userIdentifier}}} mmemba wa {{{clanAddress}}}:" depositedSats: "Otaddeko {{{amount}}} sats" withdrewSats: "Oggyayo {{{amount}}} sats" couldNotFindClanMember: "Tekisobose kufuna mmemba wa {{{clanAddress}}}." replaceMemberComingSoon: "Enkola okukyusa {{{userIdentifier}}} ne mmemba omupya ku {{{clanAddress}}} ejja mu bbanga ttono." userUnableToPerformAction: "Tosobola kukola kikolwa kino." removeMemberComingSoon: " Enkola y'okuggyawo {{{userIdentifier}}} nga mmemba wa {{{clanAddress}}} ejja mu bbanga ttono." enterEmailCreateAccount: "Okukola akawunti ya Machankura yingiza email ey'enjawulo:" emailNotSupported: "Bambi. Email eyo tewagirdda ku akawunti empya. Tukusaba oddemu ogezeeko." countryNotSupportedYet: "Eggwanga terinaba kuwagirwa." canNotFindSelectedLanguage: "Tekisobose kufuna lulimi lulondeddwa." cancelAction: "Sazaamu ekikolwa." selectMemberInvitationRole: "Obuvunaanyizibwa ki obw'okuyita {{clanAddress}}}:" member: "mmemba" admin: "akulira" selectMemberInvitationIdentifier: "Yaniriza {{{inviteType}}} mu {{{clanAddress}}}:" usingPhoneNumber: "nga okozesa nnamba ye ssimu" usingUsername: "nga okozesa erinnya ly'omukozesa" enterInviteeIdentifier: "Yingiza {{{inviteMethod}}} okwanirizibwa nga {{{inviteType}}} mu {{{clanAddress}}}:" memberInvitationConfirmation: "On'atera okwaniriza {{{inviteReceiver}}} nga {{{inviteType}}} mu {{{clanAddress}}}:" sendInvite: "Sindika enyaniriza" inviteeNotUsingMachankura: "{{{inviteMethod}}} {{{inviteReceiver}}} tali mukukozesa 8333.mobi. Tukusaba omwanirize okutonda wo akawunti mukusooka, nga tonna baniriza okwegatta ku {{{clanAddress}}}." inviteeAlreadyAMember: "{{{inviteReceiver}}} yeyunga dda nga {{{inviteType}}} mu {{{clanAddress}}}." inviteeInvitationPending: "Okwaniriza {{{inviteReceiver}}} mu {{{clanAddress}}} kukya linze." memberInvitationSent: "Okwaniriza okugatta ko {{{inviteReceiver}}} nga {{{inviteType}}} mu {{{clanAddress}}} kusindikiddwa. Tukusaba obatuukirire baleme kwewuunya." clanMenu: "Ebyokulonda mu kika" invitationCancelled: "Osazizaamu omulimu gw'okuyita omu ku bammemba abapya eri {{{clanAddress}}}" pendingClanProposals: "Ebiteeso bya {{{clanAddress}}} tebinagwa:" viewApproved: "Laba ebikkiriziddwa" viewDeclined: "Ekiteeso Kiganyiddwa" approveProposal: "Kkiriza Ekiteeso" declineProposal: "Gaana Ekiteeso" couldNotFindProposal: "Tekisobose kufuna kiteeso." successfullyApprovedProposal: "Kikiriziddwa bulungi ekiteeso ku {{{proposalSummary}}} ekya {{{clanAddress}}}. Olukusa olumala bwe lunaaba lumaze okufunibwa kijja kusindikibwa okuyita mu." failedToApproveProposal: "Baalemererwa okukkiriza ekiteeso ku {{{proposalSummary}}} ku kiteeso {{{clanAddress}}}. Gezaako oluvannyuma." declineClanProposal: "{{{proposalSummary}}} kiganyiddwa ku {{{clanAddress}}}." failedToDeclineProposal: "Tekisobose kugaana ekiteeso ku {{{proposalSummary}}} ekya {{{clanAddress}}}. Gezaako oluvannyuma." approvedClanProposals: "Ekiteesp kya {{{clanAddress}}} kikakasiddwa:" declinedClanProposals: "Ebiteeso bya {{{clanAddress}}} ebigaaniddwa:" couldNotUnderstandClanInput: "Byoyingiza mu kika kya {{{clanAddress}}} tebitegerekese" unableToSetupClanActionPolicy: "Tekisoboka kuteekawo tteeka erikwata ku {{{clanAddress}}}. Tutukirire tukuyambe." failedToCreateClanInputUniqueUsername: "Tekisobose kola kika. Wandika erinnya er'enjawulo (nga ekinene ennyo lirina nnukuta 16, nga lya nnukuta na nnamba, nga teririna mabbanga)." failedToProcessClan: "Tekisobose kola kika." failedToPresentClanInformation: "Tekisobose okuwa amawulire agakwata ku kika." affiliateOrangePillerWelcomeMessage: "Tuli basanyufu okulaba nga {{{affiliateUserName}}} yakwaniriza ku Machankura. Tukusaba oyite/owandiike obubaka {{{serviceUSSDCode}}} okusobola okufuna empeereza mu bwangu." orangePillerWelcomeMessage: "Tukwanirizza ku Machankura. kubira/sindika obubaka ku {{{serviceUSSDCode}}} okwanguyirwa okukozesa." recommendSettingPIN: "Okusobola okukuuma omutindo gwo ogwa {{{balanceInFiat}}} {{{currencyTicker}}} ({{{balanceInSats}}} sats) tukubiriza okuteekako PIN ya Machankura:" setMachankuraPIN: "Kola PIN ya Machankura" remindMeLater: "Nzijukiza oluvannyuma" pleaseEnterUniquePIN: "Yingize ennamba ey'enjawulo eya nnukuta 5 gye tujja okukozesa nga PIN yo eya Machankura:" pinSuccessfullyConfigured: "Machankura PIN yo etegekeddwa bulungi. Genda mu Enteekateeka okumanya ebisingawo:"